Twebaaza Allah asobozesezza banaffe abayisiraamu okutuuka ku lunaku lw Eid Adhuha
Eid Adhuha ey'omwaka guno wetukidde nga eggwanga nensi yona tuli mukusomozebwa olw'obulwadde obwatulumba Covid 19 era
obutatusobozeseza kusaalira awamu Eid eno mu masinzizo( mosque) gaffe.
Tusaba okusaddaka kw'omwaka guno, tukukole nga twegayirira Allah ataase eggwanga olwembera eriwo etasanyusa muntu yenna, Tusabe Allah asuuze banaffe abalwadde nabo abaweddemu esuubi olwembera eri mu ggwanga.
Twebaaza ekitongole kyebyobulamu n'omukulembeze we ggwanga olw'okutulambika obulunji eri obulamu bwaffe ku kirwadde Kya Covid 19 era nsaba abantu mwena okuteeka munkola ebiragiro ebyo .
Mbagaliza Eid Adhuha ennunji
Kamuswaga Apollo Sansa Kabumbuli II Rwampanja