His Royal Highness Kamuswaga  Apollo Ssansa Kabumbuli II Lwampanja ayagaliza abantu be bonna olunaku lwa NGA 3/ June /202l. Lubeere lunaku lwa mirembe essanyu okusabira eggwanga wamu n'okwongera okubeera ekyokulabirako ng'Abajulizi bwebaafirira ensi yabwe n'eddiini.

Entatembwa, egasseeko nti olunaku luno werutuukidde ng'eggwanga liri mukusomoozebwa kw'ekirwadde nnamutta ekya( COVID19) era ng'abantu bangi tekibasobozesezza kugenda kulamaga ku Lutikko e Namugongo nga bwekibeera bulijjo. Okwo nno yagasseeko n'ekitta bantu ekimeruse mu nsi yattu Yuganda!!olwo nno n'asaba nti buli muntu ayongere okusabira ensi yaffe "Uganga". Kalalankuma asabye abantu okugoberera ebiragiro by'ekitongole kye by'obulamu tusobole okwewala nawokeera wa ssenyiga omukambwe .

Obubaka buno Engo  ebuweerezza asinziira mu Lubiri  e kooki.

    Yinda nnyo ayi Kamuswaga .