Kamuswaga asiimye nasisinkana abasaawo abakuggu okuva mu ggwanga lya America.
 
Ensisinkano eno ebadde kumbuga enkulu ey'obwakamuswaga ku Royal park Gardens nga abasaawo bano bakulungudde

ebanga lya week emu nga bajanjaba abantu awatali kusasula  nnusu yonna ku ddwaliro eRakai.

His Royal Highness Kamuswaga Apollo Sansa Kabumbuli II Rwampanja  yebaziza nnyo abakuggu bano olw'omutiima omulungi gwe bayina eri Obwakamuswaga bwa Kooki n'enkolagana eriwo wakkati w'obwakamuswaga ne Kitongole kino ekya Operation international okuva mu ggwanga lya America.
 Abasabye bagende mumaaso n'enkolagana  ennunji era  obutaakowa kudda Rakai kuba abantu banji abakyetagga obujanjabi.
   
       Yinda nnyo ayi Kamuswaga.

MUKOZILE OKULAGULILA ABANTU BEITU
==================================
Kamuswaga wa Kooki Apollo Sansa Kabumbuli II Rwampanja akunzile yabugana abasaho  okuluga  omunsi  ya America.
Olukulato lunu kubile aha zigati enkulu eyo Bwakamuswaga aha Royal Park Gardens.
Abasaho banu  bamazile esabiiti bili ahi lagulizo  elikulu Rakai bakulagulila abantu ba Kamuswaga hatali kusasula lupiya yoona

Enjojo ya Kooki asimile muno abasaho banu abakuggu okuluga  omukigombe Kya Operation International ekyensi ya America ahabwenkwatanisa enu esemiile wamu no Bwakamuswaga bwa Kooki.Muzawuula kandi abasabile bagende omumeiso n'omutima gunu.Agizile ngu bataluha kugaluka ahakuba aba Kooki beingi nibakyetaaga  okulagulilwa.
  Yinda nnyo ayi Kamuswaga.