His Royal Highness Kamuswaga Apollo Ssansa Kabumbuli II Rwampanja asiimye natusiza aba Kooki emotooka kasomba mazzi (water bowser) ebayambe ko
naddala ku bula ly'amazzi okwetoloora Obwakamuswaga.

Abantu abanji mu kooki ababadde bawanyaga   mubudde bwekyeya  olw'okubula amazzi  mubitundu byabwe.

Yensonga ey'asikiriza Engo Eyeddembe nesiima  nettuse emotooka eno eyambe ko aba Kooki kubula lya amazzi.

Kamuswaga akakasiza nti mubudde bwekyeya entambula eno yakwetolora nga Kooki yonna nga abantu  bafuna amazzi okuva ku motooka eno.
 
   Tweyaziza nnyo ayi Kalalankuma

        Yinda nnyo ayi Kamuswaga.