His Royal Highness Kamuswaga Apollo Ssansa Kabumbuli II Rwampanja awerezza obubaka obusaasira Owk Hadad Mulindwa  olw'okuviibwako Maamawe Sauda Nakachwa.

Omumyuka wa Katukiiro owk Kimbugwe Godfrey yatuusizza obubaka bwa Nnyini Nsi  eri abakungubazi.

 Baminisiita nabakungu abenjawulo okuva  mu Obwakamuswaga  n'ebitongole  ebiwerako beetabye mu kuziika kuno.

   OBUBAKA BWE ENGO EYEDDDMBE.