His Royal Highness Kamuswaga Apollo Sansa Kabumbuli II Rwampanja atuusizza ennyumba etambula.

 

Ennyumba eno  etambula ewemese obukadde n'obukadde bwensimbi nga Entatembwa yakusulamu bweba esiimye okulambula amagombolola ekuumi n'abiiri(12) agakola obwakamuswaga bwa Kooki.

 

Ennyumba eno etambula, Kamuswaga mweyasuula bweyali akuuza amatiikira ag'e  17 nga 15th-05-2021 agali mu Ggombolola ye Lwanda.

 

Ennyumba eno yakolebwa mumutindo ogw'omulembe nga munda waayo mulimu.

  - Ebisenge bibiri eby'omulembe (2 bedrooms) 

  - Tv gagadde 

  - Air conditioner

  - MicRO wave (ebyuma ebibugumya eby'okulya) 

  - Effumbiiro

  - Toilet

  - Ekinabiiro saako nawatelekebwa enggoye( closet)

  - Awanabirwa.

  - Wireless internet.

 

  -Awatulwa era new'okyaliza abagenyi  saako ne nekiffo awatelekebwa eby'okunywa(fridge).

 

  Ennyumba eno etambula era eyina neteseleezo wabwelu waayo.

 

Ennyumba eno  eyina amasanyalaze g'enyuba  saako ne Generator.

 

Ennyumba eno era erimu eby'empuliziganya ebiyamba ko Nnyini Nsi naddala munsonga zeby'okwerinda.

 

 

    Kale no ggwe eyetaaze okwelabiira kumakuula gano; Yitaako ku mbuga y'obwakamuswaga bwa Kooki weloleere.

                  YINDA NNYO AYI KAMUSWAGA.